Mu wiiki biri ne kitundu
ka 'epiblast' kabakakuze
era obubiri obwo mugaso busatu,
oba obubiri oyitabwa 'germ layers,'
aka 'ectoderm,'
'endoderm,'
naka 'mesoderm'.
'Ectoderm' evamu
ebitundu bwomubiri bingi
gamba nga obwongo,
olugongogongo oba (spinal cord)
obusimo bwo mubiri,
olususu,
enjala,
ne'nuiri.
'Endoderm' yefuka mu akabili
abika kumawugwe,
era ne omubu ogutwa emere
ne ne nebwenda,
era evamu ne bitundu bwo'mubiri
ebyomugaso
gamba nga ekibumba
ne kalululwe oba 'pancrease'.
'Mesoderm' yo evamu oba
efukamu omutima,
ensigo,
amagumba,
'cartilage' oba magumba'magonuu,
ebinywa,
bu 'cells' byo musaayi,
ne bitundu byo mubiri ebilala.