Ekyenda kitandikiza okutambula
ku wiiki nga kumi nabiri
kuno okutambula kweyo ngerera
dala okuma wiiki nga mukaaga.
Ebintunto ebisoka okuva
mu 'fetus' ne'kyenda ekito
biyitibwa 'meconium'.
Bubamukalonda nga
'digestive enzymes',
emere'zimba omubiri ne 'cells'
mu 'digestive tract'
oba umuduu gwe mere.
Mu wiiki kumi na'tano bu
'stem cells' obukola omusaayi bweyoleka
nebwogera okukula
mu busomyo bwa'magumba.
Bu 'cells' bwomusaayi obusingi
bujakukolebwa oba kuzalibwa muno mubusomyo.
Newankubade nga okuzanya obaokutambula
kwo'mubiri kutandika ku wiiki mukaaga'
mukaazi wolubuuto asuka okuwilira
omwana nga yekusa
wakati wa wiiki kuminanyane
wiiki kumi namunana.
Kino kimanyidwa bulijo nga
'quickning' oba okwanguwa.