Skip Navigation
The Endowment for Human Development
The Endowment for Human Development
Improving lifelong health one pregnancy at a time.
Donate Now Get Free Videos

Multilingual Illustrated DVD [Tutorial]

The Biology of Prenatal Development




BIOLOGIA OWO KUKULA KWO'MWANA MULUBUTO LWA NYINA

.Luganda [Ganda]


National Geographic Society This program is distributed in the U.S. and Canada by National Geographic and EHD. [learn more]

Choose Language:
Download English PDF  Download Spanish PDF  Download French PDF  What is PDF?
 

The 8-Week Embryo

Chapter 30   8 Weeks: Brain Development

Mu wiiki munana obwongo bwa bukulide dala era butwala nga kimukyayubiri ekya buzito bwa 'embryo'.

Okukuwa kugenda mumaso mugeri eyewunyisa.

Chapter 31   Right- and Left-Handedness

Mu wiiki nga munana ebitundu nga 75% ebya 'embryo' bilaga omukonogwa dyo Ekitundu ekisigade nakyo kiba kyegabizamu bulungi wakati wa omukono'gwono ne'kitundu kirara. Wano wetusokera okulaba empisa zanaba owa kono oba owa dyo.

Chapter 32   Rolling Over

Ebitabo byabasawo ba'baana abato biyogera ku busobozi bwo kwekyusa olvunya lwa wiiki kumi oba abiri lovavunyuma lwo kuzalibwa. Engeri, eno eyo'kufuga no kutabuliza omubiri eoja mangu mubitundi ebiri na 'gravity' omutono amaali agali mu 'amniotic sac'. Obutabera mamanyi getagisa okusinga 'gravity' wabweru 'uterus' eliyiza abana abato okwevunula.

Wanu 'embryo'eba efuuka eyomugaso mukisera kino.

Okutabulia kwebitundu byomubiri kuyiza okuba-wo amangu oba empola omulundu gumu oba emirundi egidiringana, etagisa okulowoza oba etitagisa.

Omutwe okwetolola, ensingo okuwanvuwa ne'mikono okutandi okukwata bibera emirundi mingi.

Okukwata ku 'embryo' kivamu okutoniya amaaso, okutambuza emba, okukwata mumiko, no bugere okusunga no kuwamvu virile.

Chapter 33   Eyelid Fusion

Mu wiiki nga musanvu oba munaana ebirika kumaaso wagulune wansi ne byekwata katono.

Chapter 34   "Breathing" Motion and Urination

Ne wankusubade tei mpewo mu 'uterus', 'embryo' eragaoba eba ne okutambula okulaga okusa.

Kukisera kino ensingo zivamu omusulo gugenda mu maazi aga 'amniotic fluid'.

Mubasaaja bu 'testes' oba mubasaaja obu sawo obuteleka amaggi butandika okufulumya 'testosterone'.

Chapter 35   The Limbs and Skin

Amagumba, enyingo, ebinywa obusimui, ne obusuwa bwo musaayiobwemikono naimagulu bifananako nga ebyo ebya'bantu abakulu.

Mu wiiki nga munana 'epidermis' oba olususu, lufuka embubi eziwerako, kakiti luba terukyali lutangavu.

Ebisige bikula kumpi no'mumwa.

Chapter 36   Summary of the First 8 Weeks

Kuwiiki munana okukula kwa 'embryonic period' kukoma.

Mukisega kino 'embryo' yo'mune eba ekuze okuva mu 'cell' emu okutukaranga akuwumbi kamu aka 'cell' evamu 'anatomic structures' enkumi nya,

'Embryo' kakano erina ebitundu kyenda kukikumi ebisangi bwa mumubiri gwo'muntu wakulu.